Esther est aide-soignante dans un établissement de Toronto. Infirmière ougandaise, elle a l’ambition et la passion de se tailler une carrière épanouissante dans le système de santé canadien en tant qu’infirmière.
Esther musawo w’abakadde (Personal Support Worker) mu kifo awalabirirwa abakadde mu Toronto. Esther yava e Uganda nga musawo eyakasibwa era alina ekiruubirirwa ekyokuzimba n’okutuukiriza ekirooto kye my busawo e Canada.